Saturday , December 21 2024

Waade – Nga Yesu Lyrics

Welcome to Acken Blog Gospel Music Lyrics section.

You are viewing Waade – Nga Yesu Lyrics. Download the audio by clicking the download button at the bottom of this page.

Be blessed as you sing along.

Waade – Nga Yesu Lyrics

Hook
Ba kwateko nga yesu
Ba kwateko nga yesu
Ba kwateko nga yesu
Ba kwateko nga yesu
Bwoti bwoti bwoti bwoti
Bwoti bwoti bwoti nga yesu

Verse 1
Talina kamele ayagala kulya sente talina
Tukole tutya ( tumugabile )
Engoye talina engato za gwa olubege
Empale asibisa byaayi ( tumugabile )
Mwana muwala bamuwalana olwo bulungi bwe ,
Talina kyakola ( tumusabile )
Gundi mulema ,bamukowa , bamulekawo
Tukole tutya (tumusabile)
Amaze emisomo talina mulimu ,diguli Alina
Tukole tutya ? Tumusabile
Oyo muzibe , tamanyi kyakola ,tamanyi jalaga
Talina mulamwa (tumusabile )
Akubye oluyi , mwongele etama ,mwebaze
Tomuwalana ,tali yekka
Bakuzalawa okola bagaya ,buli kyokola
Bapima Pima ( bawe obudde )

Hook
Ba kwateko nga yesu
Ba kwateko nga yesu
Ba kwateko nga yesu
Ba kwateko nga yesu
Bwoti bwoti bwoti bwoti
Bwoti bwoti bwoti nga yesu

Verse 2
Agamba atya ? Jangu gyendi
Toba nakutya , jangu Wendi
Nakuwa amanyi okulinya
Ku misota , ne njaba

Do good for your brethren
Pick em from the Lion’s den
Practice what you preach
God is watching over you
Watch your tounge
Love yourself
Worship him
Follow God

Yakwegana mbu si yakuzala
Atte nga omufanana ( Oyo musonyiwe )
Omubanja sente zo tayagala kusasula
Atte Ayogela bubbi (tomutugga )
Byenkugambye ,bikwatte bukusu
Kola nga yesu , tomala malusu , bela nga enkusu
Bakwateko ne bikolwa byo , ebikolwa byogela okusinga ebigambo

Hook
Ba kwateko nga yesu
Ba kwateko nga yesu
Ba kwateko nga yesu
Ba kwateko nga yesu
Bwoti bwoti bwoti bwoti
Bwoti bwoti bwoti nga yesu

DOWNLOAD MUSIC

Thank you for viewing Waade – Nga Yesu Lyrics. Check out more lyrics on our Gospel Music Lyrics section.